YOWANNE 19:26-27
YOWANNE 19:26-27 LB03
Yesu bwe yalaba nnyina, era n'omuyigirizwa, ye Yesu gwe yayagalanga, ng'ayimiridde awo, n'agamba nnyina nti: “Maama, laba, omwana wo wuuyo.” Ate n'agamba omuyigirizwa nti: “Laba, nnyoko wuuyo.” Okuva olwo omuyigirizwa oyo n'amutwala eka ewuwe.