Olubereberye 27:28-29
Olubereberye 27:28-29 LBR
Era Katonda akuwenga ku musulo oguva mu ggulu, Ne ku bugimu obw'ensi, N'eŋŋaano nnyingi n'omwenge mungi; Abantu bakuweerezenga N'amawanga gakuvuunamirenga; Ofugenga baganda bo, N'abaana ba nnyoko bakuvuunamirenga; Akolimirwenga buli akukolimira, Era aweebwenga omukisa buli akusabira omukisa.”