YouVersion Logo
Search Icon

OKUVA E MISIRI 20:9-10

OKUVA E MISIRI 20:9-10 LBWD03

Olina ennaku mukaaga okukolerangamu emirimu gyo gyonna. Naye olunaku olw'omusanvu ye Sabbaato, luweereddwayo nga lwange, Nze Mukama, Katonda wo. Ku lunaku olwo, tokolerangako mulimu na gumu, ggwe n'abaana bo ab'obulenzi n'ab'obuwala, n'abaddu bo n'abazaana bo, n'ebisolo byo, wadde abagwira abali omumwo.

Free Reading Plans and Devotionals related to OKUVA E MISIRI 20:9-10