YouVersion Logo
Search Icon

OKUVA E MISIRI 31:2-5

OKUVA E MISIRI 31:2-5 LBWD03

“Nnonze Bezaleeli, mutabani wa Wuuri, era muzzukulu wa Huri ow'omu Kika kya Yuda. Era mmujjuzizza mwoyo wange. Mmuwadde amagezi n'okutegeera, n'okumanya okukola emirimu egya buli ngeri: okutetenkanya eby'okukola mu zaabu, ne mu ffeeza, ne mu kikomo; okusala amayinja ag'omuwendo ag'okuwanga, okwola emiti, n'okukola emirimu egya buli ngeri.

Free Reading Plans and Devotionals related to OKUVA E MISIRI 31:2-5