OKUVA E MISIRI 33:16-17
OKUVA E MISIRI 33:16-17 LBWD03
kubanga balimanya batya nti nze n'abantu bo, tusiimibwa mu maaso go, bw'otogenda wamu naffe? Ggwe okubeera awamu naffe, kye kinaatwawulanga mu bantu abalala bonna ku nsi.” Mukama n'agamba Musa nti: “Nja kukola nga bw'osabye, kubanga nkumanyi bulungi, era osiimibwa mu maaso gange.”





