YouVersion Logo
Search Icon

OKUVA E MISIRI 34:6-7

OKUVA E MISIRI 34:6-7 LBWD03

Mukama n'ayita mu maaso ga Musa n'ayatula nti: “Nze MUKAMA. Mukama, Katonda omusaasizi era ow'ekisa, alwawo okusunguwala, alina okwagala okungi n'obwesigwa, addiramu abantu enkumi n'enkumi, asonyiwa okwonoona, obujeemu n'ebibi, atalema kubonereza oyo azzizza omusango, era abonereza abaana n'abazzukulu, okutuusa ku bannakasatwe ne ku bannakana, olw'ebibi bya bazadde baabwe.”

Free Reading Plans and Devotionals related to OKUVA E MISIRI 34:6-7