EKY'ABALEEVI 6:12
EKY'ABALEEVI 6:12 LBWD03
Omuliro oguli ku alutaari gunaakuumibwanga nga gwaka, awatali kuzikira n'akatono. Buli nkya kabona anaaguteekangako enku, n'atereezaako ekiweebwayo ekyokebwa, era anaagwokerangako amasavu ag'ekiweebwayo olw'okutabagana.





