LUKKA 4:18-19
LUKKA 4:18-19 LB03
“Omwoyo gwa Mukama guli ku nze, kubanga yanjawula okutegeeza abaavu Amawulire Amalungi. Yantuma okutegeeza abasibe nti bajja kuteebwa, ne bamuzibe nti bajja kulaba. Era yantuma okuwonya abanyigirizibwa, n'okulangirira ekiseera kya Mukama eky'okukwatirwamu abantu ekisa.”