YouVersion Logo
Search Icon

LUKKA 7:21-22

LUKKA 7:21-22 LB03

Mu kiseera ekyo kyennyini, Yesu n'awonya bangi endwadde n'okulumizibwa okwa buli ngeri, n'emyoyo emibi, era n'azibula amaaso ga bamuzibe bangi. Awo n'addamu ababaka ba Yowanne nti: “Mugende mutegeeze Yowanne bye mulabye ne bye muwulidde: ababadde bamuzibe balaba; ababadde abalema, batambula; abagenge bawonyezebwa, ababadde bakiggala bawulira; abafu bazuukira, abaavu bategeezebwa Amawulire Amalungi.