1
Lukka 18:1
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
Yesu n'abagerera olugero, bwe kibagwanira okusabanga bulijjo, obutakoowanga
Compara
Explorar Lukka 18:1
2
Lukka 18:7-8
Kale ne Katonda taliramula balonde be abamukaabirira emisana n'ekiro, ng'akyagumiikiriza? Mbagamba nti Alibalamula mangu. Naye Omwana w'omuntu bw'alijja, alisanga okukkiriza ku nsi?”
Explorar Lukka 18:7-8
3
Lukka 18:27
Naye Yesu n'agamba nti, “ Ebitayinzika eri abantu biyinzika eri Katonda.”
Explorar Lukka 18:27
4
Lukka 18:4-5
Omulamuzi n'atasooka kukkiriza; naye oluvannyuma n'ayogera munda mu ye nti, “ Newakubadde nga sitya Katonda, era nga sissaamu muntu kitiibwa; naye olw'okunteganya nnamwandu ono kw'anteganyiza nnaamulamula, aleme okuntengezza ng'ajja olutata.”
Explorar Lukka 18:4-5
5
Lukka 18:17
Mazima mbagamba nti Buli atakkirizenga bwakabaka bwa Katonda ng'omwana omuto, talibuyingiramu n'akatono.”
Explorar Lukka 18:17
6
Lukka 18:16
Naye Yesu n'abayita ng'agamba nti, “ Muleke abaana abato bajje gye ndi, temubagaana: kubanga abali ng'abo obwakabaka bwa Katonda bwe bwabwe.
Explorar Lukka 18:16
7
Lukka 18:42
Yesu n'amugamba nti, “Zibula: okukkiriza kwo kukulokodde.”
Explorar Lukka 18:42
8
Lukka 18:19
Yesu n'amugamba nti, “ Ompitira ki omulungi? Tewali mulungi wabula omu yekka, ye Katonda.
Explorar Lukka 18:19
Inici
La Bíblia
Plans
Vídeos