1
Lukka 15:20
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
N'agolokoka n'ajja eri kitaawe. Naye yali ng'akyali wala, kitaawe n'amulengera, n'amusaasira, n'adduka mbiro, n'amugwa mu kifuba, n'amunywegera nnyo.
Compara
Explorar Lukka 15:20
2
Lukka 15:24
kubanga omwana wange ono yali afudde, azuukidde; yali azaaye, azaawuse. Ne batandika okusanyuka.
Explorar Lukka 15:24
3
Lukka 15:7
Mbagamba nti Bwe kityo linaabanga ssanyu mu ggulu olw'oyo alina ebibi omu eyeenenya, okusinga abatuukirivu ekyenda mu omwenda, abateetaaga kwenenya.
Explorar Lukka 15:7
4
Lukka 15:18
Nnaagoloka ne ŋŋenda eri kitange, ne mmugamba nti Kitange, nnyonoonye eri eggulu ne mu maaso go
Explorar Lukka 15:18
5
Lukka 15:21
Oyo omwana n'amugamba nti Kitange, nnyonoonye eri eggulu ne mu maaso go; sikyasaana kuyitibwa mwana wo.
Explorar Lukka 15:21
6
Lukka 15:4
Muntu ki ku mmwe alina endiga ekikumi, bw'abulwako emu, ataleka ziri ekyenda mu omwenda ku ttale, n'agoberera eri eyabuze, okutuusa lw'aligiraba?
Explorar Lukka 15:4
Inici
La Bíblia
Plans
Vídeos