1
ENTANDIKWA 15:6
Luganda DC Bible 2003
Aburaamu n'akkiriza Mukama. Olw'ekyo Mukama n'amubala nga mutuukirivu.
Compara
Explorar ENTANDIKWA 15:6
2
ENTANDIKWA 15:1
Ebyo bwe byaggwa, Aburaamu n'alabikirwa, n'awulira Mukama ng'amugamba nti: “Aburaamu totya, ndikuwonya akabi, era ndikuwa empeera ennene ennyo.”
Explorar ENTANDIKWA 15:1
3
ENTANDIKWA 15:5
Awo Mukama n'atwala Aburaamu ebweru, n'agamba nti: “Tunuulira eggulu, obale emmunyeenye, bw'oba ng'oyinza okuzibala.” Era n'amugamba nti: “N'ezzadde lyo bwe liriba bwe lityo obungi.”
Explorar ENTANDIKWA 15:5
4
ENTANDIKWA 15:4
Olwo n'awulira nga Mukama amugamba nti: “Omuddu oyo si ye aliba omusika wo, naye omwana gw'olizaala ggwe wennyini ye alikusikira.”
Explorar ENTANDIKWA 15:4
5
ENTANDIKWA 15:13
Awo Mukama n'agamba nti: “Manyira ddala nga bazzukulu bo baliba bagwira mu nsi eteri yaabwe, era balifugirwayo n'obukambwe okumala emyaka ebikumi bina.
Explorar ENTANDIKWA 15:13
6
ENTANDIKWA 15:2
Aburaamu, n'agamba nti: “Ayi Mukama Katonda, ky'olimpa kiringasa ki, nga sirina mwana? Omusika wange ye Eliyezeeri ow'e Damasiko!
Explorar ENTANDIKWA 15:2
7
ENTANDIKWA 15:18
Ku lunaku olwo, Mukama n'akola endagaano ne Aburaamu, n'agamba nti: “Ezzadde lyo ndiwadde ensi eno, okuva ku mugga gw'e Misiri, okutuuka ku mugga omunene Ewufuraate
Explorar ENTANDIKWA 15:18
8
ENTANDIKWA 15:16
Bazzukulu bo balikomawo wano, mu mulembe ogwokuna, kubanga obwonoonyi bw'Abaamori tebunnayitirira.”
Explorar ENTANDIKWA 15:16
Inici
La Bíblia
Plans
Vídeos