1
ENTANDIKWA 14:20
Luganda DC Bible 2003
Era Katonda Atenkanika, eyakusobozesa okuwangula abalabe bo, atenderezebwe!” Aburaamu n'awa Melikizeddeki ekitundu ekimu eky'ekkumi eky'omunyago gwonna.
Compara
Explorar ENTANDIKWA 14:20
2
ENTANDIKWA 14:18-19
Ne Melikizeddeki, kabaka w'e Saalemu, era kabona wa Katonda Atenkanika, n'aleeta omugaati n'omwenge ogw'emizabbibu, n'asabira Aburaamu omukisa ng'agamba nti: “Katonda Atenkanika eyakola eggulu n'ensi, awe Aburaamu omukisa.
Explorar ENTANDIKWA 14:18-19
3
ENTANDIKWA 14:22-23
Aburaamu n'addamu kabaka w'e Sodoma nti: “Ngolola omukono gwange eri Katonda Atenkanika eyakola eggulu n'ensi, ne ndayira nti: ‘Sijja kutwala kintu kyo na kimu, wadde akaguwa oba akakoba akasiba engatto,’ oleme okugamba nti: ‘Nze nagaggawaza Aburaamu!’
Explorar ENTANDIKWA 14:22-23
Inici
La Bíblia
Plans
Vídeos