Lukka 18:7-8

Lukka 18:7-8 LUG68

Kale ne Katonda taliramula balonde be abamukaabirira emisana n'ekiro, ng'akyagumiikiriza? Mbagamba nti Alibalamula mangu. Naye Omwana w'omuntu bw'alijja, aliraba okukkiriza ku nsi?