LUKKA 17:15-16

LUKKA 17:15-16 LBWD03

Omu ku bo, bwe yalaba ng'awonye, n'akomawo ng'atendereza Katonda mu ddoboozi ery'omwanguka. N'afukamira kumpi n'ebigere bya Yesu, nga yeebaza. Oyo yali Musamariya.