LUKKA 17:26-27

LUKKA 17:26-27 LBWD03

“Nga bwe kyali mu mulembe gwa Noowa, bwe kityo bwe kiriba ne mu kiseera ky'Omwana w'Omuntu. Abantu baali balya era nga banywa, baali bawasa era nga bafumbirwa, okutuusa ku lunaku Noowa lwe yayingira mu lyato, omujjuzo ne gujja, ne guzikiriza bonna.