LUKKA 19:5-6

LUKKA 19:5-6 LBWD03

Yesu bwe yatuuka mu kifo ekyo, n'atunula waggulu, n'amugamba nti: “Zaakayo, kka mangu, kubanga olwaleero nteekwa okuba omugenyi wo.” Zaakayo n'akka mangu, n'ayaniriza Yesu n'essanyu.