Omulamuzi n'amala ekiseera ng'akyagaanyi, kyokka oluvannyuma n'agamba mu mutima gwe nti: ‘Newaakubadde nga sitya Katonda, era nga sissaamu muntu kitiibwa, naye olw'okubanga nnamwandu ono antawaanya, nja kulamula mmutaase, aleme kujjanga kunkooyesa lutata.’ ”