1
Olubereberye 15:6
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
Ibulaamu n'akkiriza. Olw'ekyo Mukama n'amubalira obutuukirivu.
Usporedi
Istraži Olubereberye 15:6
2
Olubereberye 15:1
Oluvannyuma lw'ebyo ekigambo kya Mukama ne kijjira Ibulaamu mu kwolesebwa, nga kyogera nti, “Totya, Ibulaamu; nze ngabo yo, era ndikuwa empeera ennene ennyo.”
Istraži Olubereberye 15:1
3
Olubereberye 15:5
N'amufulumya ebweru, n'ayogera nti, “Tunuulira eggulu kaakano, obale emmunyeenye, eziririko, oba nga oyinza.” N'amugamba nti, “n'ezzadde lyo bwe liriba bwe lityo obungi.”
Istraži Olubereberye 15:5
4
Olubereberye 15:4
Mukama n'amugamba nti, “Omuddu oyo taliba musika wo, naye omwana gw'olizaala ggwe wennyini, ye alikusikira.”
Istraži Olubereberye 15:4
5
Olubereberye 15:13
Mukama n'agamba Ibulaamu nti, “Tegeerera ddala ng'ezzadde lyo liriba ggenyi mu nsi eteri yaalyo, era liribaweereza, era liribonyaabonyezebwa okumala emyaka bina (400).
Istraži Olubereberye 15:13
6
Olubereberye 15:2
Naye Ibulaamu n'ayogera nti, “Ai Mukama Katonda, ky'olimpa kiringasa ki nga sirina mwana? Alinsikira ye Erieza ow'e Ddamasiko?
Istraži Olubereberye 15:2
7
Olubereberye 15:18
Ku lunaku olwo Mukama n'akola endagaano ne Ibulaamu, n'amugamba nti, “Ezzadde lyo ndiwadde ensi eno, okuva ku mugga ogw'e Misiri okutuuka ku mugga omunene, Fulaati
Istraži Olubereberye 15:18
8
Olubereberye 15:16
Ezzadde lyo lirikomawo mu nsi eno mu mulembe ogwokuna, kubanga okwonoona kw'Abamoli kuliba kuyitiridde.”
Istraži Olubereberye 15:16
Početna
Biblija
Planovi
Filmići