YouVersion logo
Ikona pretraživanja

Olubereberye 1:26-27

Olubereberye 1:26-27 LBR

Awo Katonda n'ayogera nti, “Tukole omuntu mu kifaananyi kyaffe, mu ngeri yaffe, afugenga eby'omu nnyanja n'ebinyonyi eby'omu bbanga, n'ente, n'ensolo ez'omu nsiko, na buli ekyewalula ku nsi.” Bw'atyo Katonda n'atonda omuntu mu kifaananyi kye, mu kifaananyi kya Katonda mwe yabatondera; omusajja n'omukazi bwe yabatonda.