YouVersion logo
Ikona pretraživanja

Olubereberye 8:21-22

Olubereberye 8:21-22 LBR

Mukama n'asanyuka olw'evvumbe eddungi; n'ayogera mu mutima gwe nti, “Sikyaddamu nate kukolimira nsi olw'ebikolwa by'omuntu; kubanga ebirowoozo by'omutima gwe bibi okuviira ddala mu buto bwe. Era sikyazikiriza nate buli kiramu nga bwe nkoze. Ensi ng'ekyaliwo, okusiga n'okukungula, empewo n'ebbugumu, ekyeya ne ttoggo, emisana n'ekiro tebiggwengawo.”