YouVersion logo
Ikona pretraživanja

Yokaana 11:43-44

Yokaana 11:43-44 LBR

Bwe yamala okwogera bw'ati, n'ayogerera waggulu n'eddoboozi ddene nti, “Lazaalo, fuluma ojje.” Eyali afudde n'afuluma, ng'azingiddwa mu mbugo amagulu n'emikono; n'ekiremba nga kisibiddwa mu maaso ge. Yesu n'abagamba nti, “Mumusumulule, mumuleke agende.”