Lukka 23:44-45

Lukka 23:44-45 LUG68

Awo obudde bwali butuuse essaawa nga mukaaga, ne waba ekizikiza ku nsi yonna okutuusa essaawa mwenda, enjuba obutayaka: n'eggigi ery'omu yeekaalu ne liyulikamu wakati.