Merki YouVersion
BiblíaÁætlanirMyndbönd
Sæktu forritið
Tungumálaval
Leitartákn

Popular Bible Verses from Olubereberye 12

1

Olubereberye 12:2-3

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

“Nange ndikufuula eggwanga eddene, era ndikuwa omukisa, n’erinnya lyo ne ndifuula kkulu, olyoke obeere mukisa. Ndiwa omukisa abo abakusabira omukisa, era buli alikukolimira nange namukolimiranga; era mu ggwe amawanga gonna ag’omu nsi mwe galiweerwa omukisa.”

Bera saman

Njòttu Olubereberye 12:2-3

2

Olubereberye 12:1

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Awo MUKAMA n’agamba Ibulaamu nti, “Vva mu nsi yannyo ne mu bantu bo ne mu nnyumba ya kitaawo ogende mu nsi gye ndikulaga.

Bera saman

Njòttu Olubereberye 12:1

3

Olubereberye 12:4

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Bw’atyo Ibulaamu n’agenda nga MUKAMA bwe yamugamba, ne Lutti n’agenda wamu naye. Ibulaamu we yaviira mu Kalani yali aweza emyaka nsanvu mu etaano.

Bera saman

Njòttu Olubereberye 12:4

4

Olubereberye 12:7

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Awo MUKAMA n’alabikira Ibulaamu n’agamba nti, “Ensi eno ndigiwa abo abaliva mu ggwe.” Awo Ibulaamu n’azimbira eyo MUKAMA ekyoto eyamulabikira.

Bera saman

Njòttu Olubereberye 12:7

Ókeypis lestraráætlanir og hugleiðingar sem tengjast Olubereberye 12

Fyrri kafli
Næsti kafli
YouVersion

Hvetur þig áfram og skorar á þig að leita samfélags við Guð á hverjum degi.

Kirkjustarf

Um YouVersion

Starfsferill

Sjálfboðaliði

Blogg

Fjölmiðlar

Gagnlegar hlekkir

Hjálp

Gefa

Bíblíuútgáfa

Hljóðbiblíur

Tungumál Biblíunnar

Vers dagsins


Stafræn kirkja

Life.Church
English (US)

©2026 Life.Church / YouVersion

FriðhelgisstefnaSkilmálar
Vulnerability Disclosure Program
FacebookTwitterInstagramYoutubePinterest