1
Lukka 24:49
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
Era laba, mbaweereza mmwe okusuubiza kwa Kitange: naye mubeere mu kibuga okutuusa lwe mulyambazibwa amaanyi agava waggulu.
Харьцуулах
Lukka 24:49 г судлах
2
Lukka 24:6
Taliiwo wano, naye azuukidde: mujjukire bwe yayogera nammwe ng'akyali mu Ggaliraaya
Lukka 24:6 г судлах
3
Lukka 24:31-32
Amaaso gaabwe ne gazibuka ne bamutegeera; n'abulirawo bo obutamulaba. Ne beebuuzaganya nti Emitima gyaffe tegyabadde nga gitutyemuka munda yaffe, bwe yabadde ayogera naffe mu kkubo, ng'atubikkulira ebyawandiikibwa?
Lukka 24:31-32 г судлах
4
Lukka 24:46-47
n'abagamba nti Bwe kityo bwe kyawandiikibwa Kristo okubonyaabonyezebwa n'okuzuukira mu bafu ku lunaku olw'okusatu; era amawanga gonna okubuulirwanga okwenenya n'okuggibwako ebibi mu linnya lye, okusookera ku Yerusaalemi.
Lukka 24:46-47 г судлах
5
Lukka 24:2-3
Ne balaba ejjinja nga liyiringisibbwa okuva ku ntaana. Ne bayingiramu, ne batasanga mulambo gwa Mukama waffe Yesu.
Lukka 24:2-3 г судлах
Нүүр хуудас
Библи
Тѳлѳвлѳгѳѳнүүд
Бичлэгүүд