1
Yow 13:34-35
BIBULIYA ENTUKUVU
Mbawa ekiragiro ekiggya, nti mwagalanenga; nga nze bwe nnabaagala, nammwe bwe muba mwagalana bwe mutyo. Bwe mulyagalana, olwo bonna kwe banaategeereranga nga muli bayigirizwa bange.”
Харьцуулах
Yow 13:34-35 г судлах
2
Yow 13:14-15
Kale nno obanga nze Omukama, Omuyigiriza, mbanaazizza ebigere, nammwe kibagwanidde buli omu okunaaza munne ebigere; kubanga mbawadde kyakulabirako; nga nze bwe nkoze, nammwe bwe muba mukola.
Yow 13:14-15 г судлах
3
Yow 13:7
Yezu n'addamu nti: “Kye nkola kaakano ggwe tokitegeera; olikitegeera oluvannyuma.”
Yow 13:7 г судлах
4
Yow 13:16
Mbagambira ddala mazima nti omuweereza takira mukama we, n'omutumibwa tasinga yamutuma.
Yow 13:16 г судлах
5
Yow 13:17
Obanga bino mubimanyi, mwesiimye mumala mubituukiriza.
Yow 13:17 г судлах
6
Yow 13:4-5
n'ayimuka ku lujjuliro, n'ayambulamu ebyambalo bye, ne yeesiba ekiremba. Awo n'afuka amazzi mu kinaabiro, n'atandika okunaaza ebigere by'abayigirizwa be n'okubisiimuuza ekiremba kye yali yeesibye.
Yow 13:4-5 г судлах
Нүүр хуудас
Библи
Тѳлѳвлѳгѳѳ
Видео