1
Amas 12:2-3
BIBULIYA ENTUKUVU
Ndikukolamu eggwanga eddene era ndikuwa omukisa, ndyatiikiriza erinnya lyo, naawe olibeeranga mukisa. “Abakuwa omukisa ndibawa omukisa, abakuvumirira ndibavumirira; ate mu ggwe amawanga gonna ag'ensi galiweebwa omukisa.”
Uporedi
Istraži Amas 12:2-3
2
Amas 12:1
Katonda n'agamba Aburaamu nti: “Leka ensi yo, eŋŋanda zo n'ab'ennyumba ya kitaawo ogende mu nsi gye ndikulaga.
Istraži Amas 12:1
3
Amas 12:4
Awo Aburaamu n'avaayo ng'Omukama bwe yali amulagidde, ne Loti n'agenda naye. Aburaamu yali wa myaka nsanvu mu etaano we yaviira mu Karani.
Istraži Amas 12:4
4
Amas 12:7
Omukama n'alabikira Aburaamu n'amugamba nti: “Ezzadde lyo ndiriwa ensi eno.” N'azimbira eyo Omukama eyamulabikira omwaliiro.
Istraži Amas 12:7
Početna
Biblija
Planovi
Video zapisi