1
Yow 7:38
BIBULIYA ENTUKUVU
n'akkiriza nze anywe; ng'Ekiwandiiko ekitukuvu bwe kigamba nti: ‘Mu mutima gwe mulifumbulukukamu emigga gy'amazzi amalamu.’ ”
Uporedi
Istraži Yow 7:38
2
Yow 7:37
Ku lunaku olwafundikira embaga enkulu Yezu n'ayimirira mu Kiggwa n'ayogerera waggulu nti: “Buli alumwa ennyonta ajje gye ndi
Istraži Yow 7:37
3
Yow 7:39
Mu ekyo yategeeza Mwoyo, abamukkiriza gwe baali bagenda okufuna; kubanga Mwoyo yali tannagabibwa, kubanga Yezu yali tannaba kugulumizibwa.
Istraži Yow 7:39
4
Yow 7:24
Temusala musango nga musinziira ku ndabika, naye mulamulenga n'ennamula entuufu.”
Istraži Yow 7:24
5
Yow 7:18
Ayogera ku bubwe agoberera kitiibwa kye; naye agoberera ekitiibwa ky'oli eyantuma oyo aba wa mazima, mu ye temuba bulimba.
Istraži Yow 7:18
6
Yow 7:16
Yezu n'abaddamu nti: “Enjigiriza yange si yange, naye y'oli eyantuma.
Istraži Yow 7:16
7
Yow 7:7
Mmwe ensi teyinza kubakyawa; naye nze enkyawa kubanga ngirumiriza nti ebikolwa byayo bibi.
Istraži Yow 7:7
Početna
Biblija
Planovi
Video zapisi