1
Olubereberye 19:26
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
Naye mukazi we n'atunula ennyuma we ng'amuvaako ennyuma, n'afuuka empagi ey'omunnyo.
Paghambingin
I-explore Olubereberye 19:26
2
Olubereberye 19:16
Naye n'alwa; abasajja ne bamukwata ku mukono gwe, ne ku mukono gwa mukazi we, ne ku mukono gw'abaana be abawala bombi; Mukama ng'amusaasira: ne bamuggyamu, ne bamuleeta ebweru w'ekibuga.
I-explore Olubereberye 19:16
3
Olubereberye 19:17
Awo bwe baamala okubaggiramu ddala, n'ayogera nti Dduka oleme okufa; totunula nnyuma wo, so tolwa mu lusenyi lwonna; ddukira ku lusozi, oleme okuzikirizibwa.
I-explore Olubereberye 19:17
4
Olubereberye 19:29
Awo, Katonda bwe yazikiriza ebibuga eby'omu lusenyi, Katonda n'ajjukira Ibulayimu n'asindika Lutti ave wakati mu bibuga ebyasuulibwa, bwe yasuula ebibuga Lutti mwe yali atuula.
I-explore Olubereberye 19:29
Home
Biblia
Mga Gabay
Mga Palabas