1
Olubereberye 7:1
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
Mukama n'agamba Nuuwa nti Yingira ggwe n'ennyumba yo yonna mu lyato, kubanga nkulabye ng'oli mutuukirivu mu maaso gange mu mirembe gino.
Paghambingin
I-explore Olubereberye 7:1
2
Olubereberye 7:24
Amazzi ne gayinza ku nsi ennaku kikumi mu ataano.
I-explore Olubereberye 7:24
3
Olubereberye 7:11
Mu mwaka ogw'olukaaga ogw'obulamu bwa Nuuwa, mu mwezi ogw'okubiri, ku lunaku olw'ekkumi n'omusanvu olw'omwezi, ku lunaku olwo ne zizibukuka ensulo zonna, ez'omu nnyanja ennene, n'ebituli eby'omu ggulu ne bigguka.
I-explore Olubereberye 7:11
4
Olubereberye 7:23
N'asangula buli kintu kiramu ekyali kungulu ku ttaka, omuntu, n'ente, n'ekyewalula, n'ekibuuka waggulu; ne bisangulibwa ku nsi: Nuuwa n'asigalawo yekka, n'abo abaali awamu naye mu lyato.
I-explore Olubereberye 7:23
5
Olubereberye 7:12
Enkuba n'etonnyera ku nsi ennaku amakumi ana emisana n'ekiro.
I-explore Olubereberye 7:12
Home
Biblia
Mga Gabay
Mga Palabas