Logo ng YouVersion
Hanapin ang Icon

Olubereberye 18:23-24

Olubereberye 18:23-24 LUG68

Ibulayimu n'asembera, n'ayogera nti Olizikiriza abatuukirivu awamu n'ababi? Mpozzi mu kibuga mulimu abatuukirivu ataano: olizikiriza ekifo n'otokisonyiwa ku bwa batuukirivu ataano abakirimu?