1
OKUVA E MISIRI 36:1
Luganda DC Bible 2003
LBwD03
“Bezaleeli ne Oholiyaabu n'abakozi abalala, Mukama b'awadde amagezi n'okutegeera, era abamanyi okukola buli kintu ekyetaagibwa okuzimba Eweema Entukuvu, bajja kukola byonna nga Mukama bwe yalagira.”
Compare
Explore OKUVA E MISIRI 36:1
2
OKUVA E MISIRI 36:3
Musa n'abakwasa ebirabo byonna, Abayisirayeli bye baaleeta okuzimba Eweema Entukuvu. Era abantu ne bongera buli nkya okuleetera Musa ebiweebwayo, awatali kuwalirizibwa.
Explore OKUVA E MISIRI 36:3