1
Lukka 21:36
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
Naye mutunulenga mu biro byonna musabenga musobole okudduka ebyo byonna ebigenda okubaawo n'okuyimirira mu maaso g'Omwana w'omuntu.”
Compara
Explorar Lukka 21:36
2
Lukka 21:34
“Naye mwekuumenga emitima gyammwe gireme okuzitoowererwanga olw'obuluvu n'okutamiiranga n'okweraliikiriranga eby'obulamu buno, era olunaku luli luleme okubatuukako ng'ekyambika
Explorar Lukka 21:34
3
Lukka 21:19
Mu kugumiikiriza kwammwe mulifuna obulamu bwammwe.”
Explorar Lukka 21:19
4
Lukka 21:15
kubanga nze ndibawa ebigambo mu kamwa n'amagezi, abalabe bammwe bonna bye bataliyinza kuwakana nabyo newakubadde okubigaana.
Explorar Lukka 21:15
5
Lukka 21:33
Eggulu n'ensi biriggwaawo; naye ebigambo byange tebiriggwaawo n'akatono.”
Explorar Lukka 21:33
6
Lukka 21:25-27
“Era walibaawo n'obubonero ku njuba ne ku mwezi ne ku mmunyeenye; ne ku nsi amawanga galinakuwala, nga basamaalirira olw'okuwuuma kw'ennyanja n'okw'amayengo; abantu balizirika olw'entiisa n'olw'okweraliikirira ebyo ebijja ku nsi: kubanga amaanyi ag'omu ggulu galikankanyizibwa. Ne balyoka balaba Omwana w'omuntu ng'ajjira mu kire n'amaanyi n'ekitiibwa kinene.
Explorar Lukka 21:25-27
7
Lukka 21:17
Nammwe mulikyayibwa abantu bonna olw'erinnya lyange.
Explorar Lukka 21:17
8
Lukka 21:11
walibaawo n'ebikankano ebinene, ne mu bifo ebirala enjala ne kawumpuli; walibaawo n'ebitiisa n'obubonero obunene obuva mu ggulu.
Explorar Lukka 21:11
9
Lukka 21:9-10
Era bwe muwuliranga entalo n'ebikankano, temwekanganga: kubanga ebyo kibigwanira okusooka okujja; naye enkomerero terituuka mangwago.” N'alyoka abagamba nti, “ Eggwanga lirirumba eggwanga, n'obwakabaka bulirumba obwakabaka
Explorar Lukka 21:9-10
10
Lukka 21:25-26
“Era walibaawo n'obubonero ku njuba ne ku mwezi ne ku mmunyeenye; ne ku nsi amawanga galinakuwala, nga basamaalirira olw'okuwuuma kw'ennyanja n'okw'amayengo; abantu balizirika olw'entiisa n'olw'okweraliikirira ebyo ebijja ku nsi: kubanga amaanyi ag'omu ggulu galikankanyizibwa.
Explorar Lukka 21:25-26
11
Lukka 21:10
N'alyoka abagamba nti, “ Eggwanga lirirumba eggwanga, n'obwakabaka bulirumba obwakabaka
Explorar Lukka 21:10
12
Lukka 21:8
N'agamba nti, “Mutunule muleme okukyamizibwa; kubanga bangi abalijja nga beeyita erinnya lyange, nga boogera nti Nze nzuuno; era nti Obudde bunaatera okutuuka: temubagobereranga.
Explorar Lukka 21:8
Inici
La Bíblia
Plans
Vídeos