1
Lukka 24:49
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
Era laba, mbaweereza mmwe okusuubiza kwa Kitange: naye mubeere mu kibuga okutuusa lwe mulyambazibwa amaanyi agava waggulu.”
Compara
Explorar Lukka 24:49
2
Lukka 24:6
Taliiwo wano, naye azuukidde: mujjukire bwe yayogera nammwe ng'akyali mu Ggaliraaya
Explorar Lukka 24:6
3
Lukka 24:31-32
Amaaso gaabwe ne gazibuka ne bamutegeera; naye n'ababulako nga tebakyamulaba. Ne beebuuzaganya nti, “ Emitima gyaffe tegyabadde nga gitutyemuka munda yaffe, bwe yabadde ayogera naffe mu kkubo, ng'atubikkulira ebyawandiikibwa?”
Explorar Lukka 24:31-32
4
Lukka 24:46-47
n'abagamba nti, “ Bwe kityo bwe kyawandiikibwa Kristo okubonyaabonyezebwa n'okuzuukira mu bafu ku lunaku olwokusatu; era amawanga gonna okubuulirwanga okwenenya n'okuggyibwako ebibi mu linnya lye, okusookera ku Yerusaalemi.
Explorar Lukka 24:46-47
5
Lukka 24:2-3
Ne balaba ejjinja nga liyiringisibbwa okuva ku mulyango gw'entaana. Ne bayingiramu, ne batasangamu mulambo gwa Mukama waffe Yesu.
Explorar Lukka 24:2-3
Inici
La Bíblia
Plans
Vídeos