1
LUKKA 19:10
Luganda DC Bible 2003
Omwana w'Omuntu yajja okunoonya n'okulokola abaabula.”
Compara
Explorar LUKKA 19:10
2
LUKKA 19:38
Ne kigamba nti: “Kabaka ono ajja mu linnya lya Mukama, atenderezebwe. Emirembe gibe mu ggulu, n'ekitiibwa kibe eri Katonda Atenkanika.”
Explorar LUKKA 19:38
3
LUKKA 19:9
Awo Yesu n'amugamba nti: “Olwaleero okulokoka kuzze mu nnyumba eno, kubanga ono naye muzzukulu wa Aburahamu.
Explorar LUKKA 19:9
4
LUKKA 19:5-6
Yesu bwe yatuuka mu kifo ekyo, n'atunula waggulu, n'amugamba nti: “Zaakayo, kka mangu, kubanga olwaleero nteekwa okuba omugenyi wo.” Zaakayo n'akka mangu, n'ayaniriza Yesu n'essanyu.
Explorar LUKKA 19:5-6
5
LUKKA 19:8
Zaakayo n'ayimirira, n'agamba Mukama waffe nti: “Mukama wange, laba, nnaagabanyiza wakati ebintu byange, ekitundu ekimu nkiwe abaavu. Era oba nga waliwo gwe nalyazaamaanya, nnaamuliyira emirundi ena.”
Explorar LUKKA 19:8
6
LUKKA 19:39-40
Awo abamu ku Bafarisaayo abaali mu kibiina ky'abantu ne bagamba Yesu nti: “Muyigiriza, koma ku bayigirizwa bo.” Yesu n'addamu nti: “Mbagamba nti singa bano basirika, amayinja ganaaleekaana.”
Explorar LUKKA 19:39-40
Inici
La Bíblia
Plans
Vídeos