1
Olubereberye 24:12
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
N'ayogera nti Ai Mukama, Katonda wa mukama wange Ibulayimu, ompe, nkwegayiridde, omukisa leero, olage ekisa mukama wange Ibulayimu.
Paghambingin
I-explore Olubereberye 24:12
2
Olubereberye 24:14
kale kibeere bwe kiti; omuwala gwe nnaagamba nti Sena ensuwa yo, nkwegayiridde, nnywe; naye anaagamba nti Nnywa, nange nnaanywesa n'eŋŋamira zo: oyo abeere oyo gwe walagirira omuddu wo Isaaka; era bwe ntyo bwe nnaategeera ng'olaze ekisa mukama wange.
I-explore Olubereberye 24:14
3
Olubereberye 24:67
Isaaka n'amuleeta mu weema ya nnyina Saala, n'awasa Lebbeeka, n'aba mukazi we; n'amwagala: Isaaka n'asanyusibwa nnyina bwe yamala okufa.
I-explore Olubereberye 24:67
4
Olubereberye 24:60
Ne basabira Lebbeeka omukisa, ne bamugamba nti Mwannyinaffe, beeranga nnyina w'abantu obukumi enkumi, n'ezzadde lyo liryenga omulyango gw'abo ababakyawa.
I-explore Olubereberye 24:60
5
Olubereberye 24:3-4
nange naakulayiza Mukama, Katonda w'eggulu era Katonda w'ensi, nga toliwasiza mwana wange mukazi aliva mu bawala aba Bakanani, be ntuulamu: naye oligenda mu nsi yange, era eri baganda bange, omuwasize omwana wange Isaaka omukazi.
I-explore Olubereberye 24:3-4
Home
Biblia
Mga Gabay
Mga Palabas