1
Lukka 24:49
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
Laba mbaweereza ekisuubizo kya Kitange. Mubeere mu kibuga okutuusa lwe mulyambazibwa amaanyi agava mu ggulu.”
Ṣe Àfiwé
Ṣàwárí Lukka 24:49
2
Lukka 24:6
Taliiwo wano, azuukidde! Mujjukire bye yabagamba nga muli e Ggaliraaya nti
Ṣàwárí Lukka 24:6
3
Lukka 24:31-32
Amangwago amaaso gaabwe ne gazibuka ne bamutegeera! Ate n’ababulako mu kaseera ako! Ne batandika okwewuunaganya nga bagamba nti, “Emitima gyaffe tegyabuguumiridde bwe yabadde ayogera naffe mu kkubo ng’atunnyonnyola Ebyawandiikibwa?”
Ṣàwárí Lukka 24:31-32
4
Lukka 24:46-47
N’abagamba nti, “Kyawandiikibwa dda nnyo nti Kristo kimugwanira okubonaabona, n’okufa era ku lunaku olwokusatu azuukire mu bafu. Era mu linnya lye Enjiri ey’okwenenya n’okusonyiyibwa ebibi eribuulirwa amawanga gonna okutandikira mu Yerusaalemi.
Ṣàwárí Lukka 24:46-47
5
Lukka 24:2-3
Ne basanga ejjinja eryali liggadde omulyango oguyingira mu ntaana, nga liyiringisibbwa okudda wabbali. Bwe batyo ne bayingira mu ntaana, naye omulambo gwa Mukama waffe Yesu tebaagusangamu.
Ṣàwárí Lukka 24:2-3
Ilé
Bíbélì
Àwon ètò
Àwon Fídíò