Lukka 24:31-32
Lukka 24:31-32 LBR
Amaaso gaabwe ne gazibuka ne bamutegeera; naye n'ababulako nga tebakyamulaba. Ne beebuuzaganya nti, “ Emitima gyaffe tegyabadde nga gitutyemuka munda yaffe, bwe yabadde ayogera naffe mu kkubo, ng'atubikkulira ebyawandiikibwa?”