1
Yow 3:16
BIBULIYA ENTUKUVU
Kubanga Katonda yayinga okwagala ensi, kyeyava awaayo Omwana we gwe yazaala omu, buli amukkiriza aleme kuzikirira, naye afune obulamu obutaggwaawo.
Uporedi
Istraži Yow 3:16
2
Yow 3:17
Anti Katonda teyatuma Mwana we mu nsi kugisingisa musango, wabula ensi erokokere mu ye.
Istraži Yow 3:17
3
Yow 3:3
Yezu n'ayanukula nti: “Nkugambira ddala mazima nti wabula ng'oli azaaliddwa ogwokubiri, tayinza kulaba bwakabaka bwa Katonda.”
Istraži Yow 3:3
4
Yow 3:18
Amukkiriza tegumusinga; naye atamukkiriza nga gwamusinze dda, kubanga takkirizza mu linnya lya Mwana omu yekka owa Katonda.
Istraži Yow 3:18
5
Yow 3:19
Leero nno guno gwe musango: nti ekitangaala kyajja mu nsi, sso abantu ne baagala enzikiza okusinga ekitangaala, kubanga ebikolwa byabwe byali bibi.
Istraži Yow 3:19
6
Yow 3:30
Oyo ateekeddwa okukula, nze nteekeddwa okufeeba.
Istraži Yow 3:30
7
Yow 3:20
Kubanga buli akola obubi akyawa ekitangaala, tajja eri kitangaala, ebikolwa bye bireme kwanikibwa.
Istraži Yow 3:20
8
Yow 3:36
Akkiriza Mwana, alina obulamu obutaggwaawo; naye agaana okuwulira Mwana, taliraba ku bulamu; Katonda asigala akyamusunguwalidde.”
Istraži Yow 3:36
9
Yow 3:14
Era nga Musa bwe yawanika omusota mu ddungu, bwe kityo n'Omwana w'Omuntu bw'ateekeddwa okuwanikibwa
Istraži Yow 3:14
10
Yow 3:35
Kitaffe ayagala Mwana, era byonna yabissa mu mikono gye.
Istraži Yow 3:35
Početna
Biblija
Planovi
Video zapisi