1
YOWANNE 3:16
Luganda DC Bible 2003
Kubanga Katonda yayagala nnyo ensi, kyeyava awaayo Omwana we omu yekka, buli amukkiriza aleme kuzikirira, wabula abe n'obulamu obutaggwaawo.
Ṣe Àfiwé
Ṣàwárí YOWANNE 3:16
2
YOWANNE 3:17
Katonda teyatuma Mwana we mu nsi agisalire musango, wabula yamutuma, ensi eryoke erokolerwe mu ye.
Ṣàwárí YOWANNE 3:17
3
YOWANNE 3:3
Yesu n'amuddamu nti: “Mazima ddala nkugamba nti omuntu bw'atazaalibwa mulundi gwakubiri, tayinza kulaba Bwakabaka bwa Katonda.”
Ṣàwárí YOWANNE 3:3
4
YOWANNE 3:18
Buli amukkiriza, tegumusinga. Atamukkiriza, guba gumaze okumusinga, kubanga takkirizza Omwana omu bw'ati owa Katonda.
Ṣàwárí YOWANNE 3:18
5
YOWANNE 3:19
Guno gwe musango. Ekitangaala kyajja mu nsi, naye abantu ne baagala ekizikiza okusinga ekitangaala, olw'ebikolwa byabwe ebibi.
Ṣàwárí YOWANNE 3:19
6
YOWANNE 3:30
Ye ateekwa okukula, naye nze okutoowala.”
Ṣàwárí YOWANNE 3:30
7
YOWANNE 3:20
Buli muntu akola ebikolwa ebibi, akyawa ekitangaala, era tajja eri kitangaala, ebikolwa bye bireme kulabibwa.
Ṣàwárí YOWANNE 3:20
8
YOWANNE 3:36
Akkiriza Omwana, aba n'obulamu obutaggwaawo. Kyokka atakkiriza Mwana, taba na bulamu obutaggwaawo, wabula asunguwalirwa Katonda.
Ṣàwárí YOWANNE 3:36
9
YOWANNE 3:14
Nga Musa bwe yawanika omusota ogw'ekikomo ku muti mu ddungu, n'Omwana w'Omuntu bw'atyo bw'ateekwa okuwanikibwa
Ṣàwárí YOWANNE 3:14
10
YOWANNE 3:35
Kitaawe w'Omwana ayagala Omwana we, era byonna yabissa mu buyinza bwe.
Ṣàwárí YOWANNE 3:35
Ilé
Bíbélì
Àwon ètò
Àwon Fídíò