1
Lukka 23:34
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
Awo Yesu n'agamba nti Kitange, basonyiwe; kubanga tebamanyi kye bakola. Ne bagabana ebyambalo bye, nga bakuba akalulu.
Konpare
Eksplore Lukka 23:34
2
Lukka 23:43
Yesu n'amugamba nti Mazima nkugamba nti Leero onooba nange mu Lusuku lwa Katonda.
Eksplore Lukka 23:43
3
Lukka 23:42
N'agamba nti Yesu, onjijukiranga bw'olijjira mu bwakabaka bwo.
Eksplore Lukka 23:42
4
Lukka 23:46
Awo Yesu n'ayogera n'eddoboozi ddene, n'agamba nti Kitange, nteeka omwoyo gwange mu mikono gyo: bwe yamala okwogera ekyo, n'awaayo obulamu.
Eksplore Lukka 23:46
5
Lukka 23:33
Awo bwe baatuuka mu kifo ekiyitibwa Kiwanga, ne bamukomerera awo, na bali abaakola obubi, omu ku mukono ogwa ddyo, n'omulala ku gwa kkono.
Eksplore Lukka 23:33
6
Lukka 23:44-45
Awo obudde bwali butuuse essaawa nga mukaaga, ne waba ekizikiza ku nsi yonna okutuusa essaawa mwenda, enjuba obutayaka: n'eggigi ery'omu yeekaalu ne liyulikamu wakati.
Eksplore Lukka 23:44-45
7
Lukka 23:47
Awo omwami w'ekitongole bwe yalaba ekibaddewo n'atendereza Katonda, ng'agamba nti Mazima ono abadde muntu mutuukirivu.
Eksplore Lukka 23:47
Akèy
Bib
Plan yo
Videyo